Back to Level 1 Index

Lesson 10 – 'is a'


Kampala kibuga? (Is Kampala a city?)
Yee, Kampala kibuga. (Yes, Kampala is a city.)
Uganda kibuga? (Is Uganda a city?)
Nedda, Uganda si kibuga; nsi. (No, Uganda is not a city; It’s a country.)
Kampala nsi? (Is Kampala a country?)
Nedda, Kampala si nsi; kibuga. (No, Kampala is not a country; It’s a city)
Buganda nsi oba kibuga? (Is Buganda a territory or a town?)
Buganda nsi. (Buganda is a territory)

Tuning the Ear to Tonality
Eno ofiisi ya posita. (This is a post office.), Kino kisaawe ky'ennyonyi. (This is an airfield / airport), Guno mugga. (This is a river.), Omugga guno... (This river...)

Building Vocabulary
engatto [n/n] (shoes), ekiteeteeyi [ki/bi] (a dress), ensawo [n/n] (a bag), ensawo ey’omu ngalo (a handbag), essaati [n/n] (shirt), empale [n/n](trousers)

Summary
ensi [n/n] (country, district, territory), ekibuga [ki/bi] (a city, a town), oba (or)