Back to Level 4 Index
enkulungo bbiri, enkulungo eyookubiri
♫ (Two circles, the second circle)
enkulungo ssatu, enkulungo eyookusatu
♫ (Three circles, the third circle)
enguudo nnya, oluguudo olwokuna
♫ (Four roads, the fourth road)
enguudo bbiri, oluguudo olwokubiri
♫ (Two roads, the second road)
amasaŋŋanzira abiri, amasaŋŋanzira agookubiri
♫ (Two crossroads, the second crossroad)
amasaŋŋanzira , amasaŋŋanzira agasooka
♫ (One crossroad, the first crossroad)
amakolero asatu, ekkolero erisooka
♫ (Three factories, the first factory)
amakolero abiri, ekkolero eryokubiri
♫ (Two factories, the second factory)
ebibuga ebitono bina, ekibuga ekitono ekyokuna
♫ (Four towns, the fourth town)
ekibuga ekitono kimu, ekibuga ekitono ekisooka
♫ (One town, the first town)
abalenzi babiri, omulenzi owookubiri
♫ (Two boys, the second boy)
abalenzi basatu, omulenzi owookusatu
♫ (Three boys, the third boy)
abalenzi bataano, omulenzi owookutaano
♫ (Five boys, the fifth boy)