Back to Level 4 Index

Lesson 87 – The TU Class

Noneraayo ku twenge otutonotono. (Fetch me a little ['a drop of'] beer.)
Munnonereyo ku twenge otutonotono. (Fetch him a little ['a drop of'] beer.)
Mpeereza omunnyo. (Pass me the salt.)
Mumpeereze omunnyo. (Pass him the salt.)
Abaana banonereyo ku tuta otutonotono. (Fetch the children a little ['a drop of'] milk.)
Munnonereyo ku tuzigo otutonotono. (Fetch him a little butter.)

Tukufunireyo ki? (What shall we get you?)
Nkuweerezeeyo ki? (What shall I pass you?)
Nkuweeyo ki okuva ku mmeeza? (What shall I give you from on the table?)
Nkuweeyo ki okuva mu kkabada? (What shall I give you from in the cupboard?)

Otwenge tuno otutonotono twani? (Whose drop of beer is this?)
Otuta tuno otutonotono twani? (Whose drop of milk is this?)
Otunnyo tuno otutonotono twani? (Whose bit of salt is this?)
Otuzigo tuno otutonotono twani? (Whose bit of butter is this?)
Otufuta tuno otutonotono twani? (Whose drop of oil is this?)