Back to Level 4 Index
Eggaali y'omukka eneetuuka ddi? Tugirindirira.
♫
(When shall the train arrive? We are waiting for it.)
Bbaasi eneetuuka ddi? Tugirindirira.
♫
Ennyonyi eneetuuka ddi? Tugirindirira.
♫
Omusomesa anaatuuka ddi? Tumulindirira.
♫
Abalala banaatuuka ddi? Tubalindirira.
♫
Abakozi banaatuuka ddi? Tubalindirira.
♫
Abayizi banaatuuka ddi? Tubalindirira.
♫
Ebbaluwa zinaatuuka ddi? Tuzirindirira.
♫
Twabadde mu kisenge kyange nga tunyumya.
♫
(We were in my room talking.)
Twabadde mu kisenge kyange nga tulya mmere.
♫
Twabadde mu kisenge kyange nga tusirise.
♫
Twabadde mu kisenge kyange nga tutudde.
♫