Back to Level 4 Index

Lesson 73 – Vocabulary


Tulirya ebyennyanja. (We will eat fish.)
Tetulirya byannyanja. (We will not eat fish.)

Tunaalya ebyennyanja. (We shall eat fish.)
Tetuulya byannyanja. (We shall not eat fish.)

Tulya ebyennyanja. (We eat fish.)
Tetulya byannyanja. (We don’t eat fish.)

Tulidde ebyennyanja. (We have eaten fish.)
Tetulidde byannyanja. (We haven’t eaten fish.)

Twalya ebyennyanja. (We ate fish.)
Tetwalya byannyanja. (We did not eat fish.)

Twalidde ebyennyanja. (We did eat fish [that time ago].)
Tetwalidde byannyanja. (We did not eat fish [that time ago].)

Ndigula kilo bbiri. ( I will buy two kilos. I will not ..) Sirigula kilo bbiri.
Nnaagula kilo bbiri. (I shall buy two kilos.) Siigula kilo bbiri.
Nguze kilo bbiri. (I have bought two kilos.) Siguze kilo bbiri.
Naguze kilo bbiri. (I bought two kilos.) Saaguze kilo bbiri.
Nagula kilo bbiri. (I bought two kilos.[sometime past]) Saagula kilo bbiri.