Back to Level 4 Index
Tulirya ebyennyanja.
♫ (We will eat fish.)
Tetulirya byannyanja.
♫ (We will not eat fish.)
Tunaalya ebyennyanja.
♫ (We shall eat fish.)
Tetuulya byannyanja.
♫ (We shall not eat fish.)
Tulya ebyennyanja.
♫ (We eat fish.)
Tetulya byannyanja.
♫ (We don’t eat fish.)
Tulidde ebyennyanja.
♫ (We have eaten fish.)
Tetulidde byannyanja.
♫ (We haven’t eaten fish.)
Twalya ebyennyanja.
♫ (We ate fish.)
Tetwalya byannyanja.
♫ (We did not eat fish.)
Twalidde ebyennyanja.
♫ (We did eat fish [that time ago].)
Tetwalidde byannyanja.
♫ (We did not eat fish [that time ago].)
Ndigula kilo bbiri.
♫ ( I will buy two kilos. I will not ..) Sirigula kilo bbiri.
Nnaagula kilo bbiri.
♫ (I shall buy two kilos.) Siigula kilo bbiri.
Nguze kilo bbiri.
♫ (I have bought two kilos.) Siguze kilo bbiri.
Naguze kilo bbiri.
♫ (I bought two kilos.) Saaguze kilo bbiri.
Nagula kilo bbiri.
♫ (I bought two kilos.[sometime past]) Saagula kilo bbiri.