Back to Games Index
Abaana “badduka” okubeera omuntu ASEEMBAYO okutuuka ku lukoloboze lw’akamalirizo. Abaana tebasobola kuyimirira kumala wadde akaseera akatono kati, wabula okusigala nga batambula -- mpolampola -- okutuuka ku lukoloboze olw’akamalirizo, Oyo yenna akwatibwa nga tatambula ateekwa okusika oluta olunene ng’adda mu maaso.
Children "race" to be the LAST person to reach the finish line. The children may not stand still even for an instant, but must keep moving - ever so slowly -- toward the finish line. Anyone caught not moving must take a giant step forward.
Back to Games Index