Back to Games Index
Gamba abaana bakole enkulungo era batuule wansi. Loonda omwana okubeera kappa (kakappa akato). “Kakapa” kagenda makati g’enkulungo. Oyo omwana ateekwa okugezaako okutambula nga kapa. Ye agenda eri omu ku baana abalala era nagamba nti, “meow” emirundi egiwerako mu kugezaako okusesa omwana oyo. Oyo omwana asaana aweweete “kakapa” era agambe “kakapa akato” emirundi esatu nga tamwenye oba n’okuseka. Omwana bw’abeera nga tamwenye oba nga tasesse, olwo kakapa kagenda ew’omwana omulala ne kakaaba “meow.” Naye ono omwana bw’aseka oba n’amwenya, ekitegeeza y’abeera afuuka “kakapa,” era omuzannyo gweyongerayo bwegutyo.
Ask the children to form a circle and sit down. Choose a child to be the "kitty" (a small cat). The "kitty" goes to the middle of the circle. 'The kitty must try to walk like a cat. He or she goes up to one of the other children and says, "meow" several times trying to make the child laugh. The child should pet the "kitty" and say "poor kitty" three times without smiling or laughing. If the child does not laugh or smile, then kitty goes to another child and "meows". But if the child laughs or smiles, then he or she becomes the "kitty," and the game continues.
Back to Games Index