Back to Games Index
Abaana batambula mu nkulungo. Oyo akulembera ayita omuwendo. Abaana mbagirawo beegabanya era ne bakola ebibiina okusinziira ku muwendo ogwo. Singa ekibiina kyonna kibeeramu abantu bangi oba ng’abantu batono nnyo, abaana bonna abali mu kibiina ekyo nga bava mu muzannyo.
The children march around a circle. The leader calls out a number. The children immediately divide and form groups according to that number. If any group is too large or too small, all the children in that group are out.
Back to Games Index