Back to Games Index
Mu muzannyo guno, abaana batandikira ku musitale awatandikirwa. Buli mwana ayawulamu ebigere bye, nakutama nakwata ku bukongovule bwe. Oyo agenda okubaddumira aleekanira waggulu nti, “Mwetegeke, mwetegeke, mutandike!” Awo nno abaana ne bagenda nga babuukabuuka ng’ebikere okutuuka ku enkomerero y’embiro. Singa wabeerawo omwana agwa oba eyesimba, oba atta obukongovule bwe ateekwa okuddayo emabega awatandikirwa n’atandika buto.
In this race, the children begin at the starting line. Each child spreads his feet apart, bends over and grabs his own ankles. The starter then calls out "Ready, set, go!" The children race to the finish line, hopping. If the child loses his balance, stands up, or lets go of his ankles, he must return to the starting line.
Back to Games Index