Back to Games Index
Mu mpaka eno, abaana babeerako akasaze kwe batandikira. Buli mwana agaziya amagulu ge, akutama n’akwata ku businziiro bwe. Oyo adumira nagamba nti, “Mwetegeke, mubeere bulindaala, mutandike”. Abaana ne balyoka batambula nga bagenda mu kifo we bamalira. Singa omwana omu agwa, n’ayimirira, oba n’atta obusinziiro bwe, addayo emabega n’atandika buto.
In this race, the children begin at the starting line. Each child spreads his feet apart, bends over and grabs his own ankles. The starter then calls out "Ready, set, go" The children race to the finish line, walking. If any child falls over, stands up, or lets go of his ankles, he must return to the starting line.
Back to Games Index