Back to Games Index
Omuzannyo guno ye jjangu onkwekule mu kaddannyuma.Londa omwana omu okubeera [ekyo]. [Ekyo] anoonya ekifo ekyekusifu aw’okwekweka ng’abaana abalala bwe bazibirizza amaaso gabwe era nga bwe babala okutuuka ku kikkumi (100). Ng’okubala kuwedde, abaana bafuluma era ne banoonnya (ekyo). Buli mulundi omwana omu lw’azuula munaabwe eyeekweese amwegattako mu kifo mwe yeekukumye. Ekiseera kijja kutuuka ekifo omwekwekeddwa kibooge olw’abaana abangi abeyoongera ku abo abali mu kaguli. Omwana asembayo okuzuula ekifo mwe bekweese y’afuuka (ekyo) era yekweeka okutandika omuzannyo obupya.
This games is reverse hide-and seek. Select one child to be "it." "It" finds a good hiding place while the remaining children cover their eyes and count to 100. When the counting is done, the children run out and search for "it." Each time one of children finds the hidden child, she joins him in the hiding place. The hiding place will become more and more crowded as children join those in the cage. The last child to find the hiding place becomes "it" and hides to begin the next round.
Back to Games Index