Back to Virtue Index

Obutasagasagana (Steadfastness)

Obutasagasagana kwe kubeera omunyweevu, okufunvubira era omwesigwa.
Pattern
(Steadfastness is being steady, persevering and dependable.)

Tubeera bamazima eri ekigendererwa kyaffe mu buli mbeera gye tuyitamu.
Pattern
(We remain true to our purpose through whatever happens.)

Obutasagasagana bukula buli lwe tuyimukilamu netwaŋŋanga ekizibu.
Pattern
(Steadfastness grows whenever we rise to a challenge.)

Kifuuka mugugu gyetuli ogutusindiikiriza okweyongerayo mu maaso obulamu bwe butugezesa mw’ebyo bye tutayinza kwemalirira.
Pattern
(It bolsters our will to keep going when life tests our resolve.)

Tusalawo okubeera mu kkubo limu lyokka era ne tulinyweleramu.
Pattern
(We choose a direction, then keep a steady pace.)

Tuli besigwa era bagumiikiriza eri abo betwagala.
Pattern
(We are faithful and enduring with those we love.)

Tunywelera ku kukola ekintu ne bwekiba kyakutwala ebbanga ddene.
Pattern
(We commit to something for whatever long it may take.)

Tulinga ekyombo ekigumu wakati mu kibuyaga.
Pattern
(We are like a strong ship in a storm.)

Tetukkirza kukubibwa wadde okuwugulibwa okuva ku lugendo.
Pattern
(We don’t allow ourselves to be battered or blown off course.)

Tugumikiriza okutuusa bwe tuvuunuka amayengo.
Pattern
(We hold on and ride the waves.)

====

“Mweyongere okufuba”
Pattern
(“Keep on keepin’ on”)
AFRICAN-AMERICAN SAYING


Empisa y’Obutasagasagana
Pattern
(The Practice of Steadfastness)

Nsalawo n’amagezi ebyo byokka bye nina okukola.
Pattern
(I choose my commitments wisely.)

Nsigala w’amazima eri ekigendererwa kyange.
Pattern
( I remain true to my purpose.)

Neewa obudde.
Pattern
(I pace myself.)

Ndi mwesigwa eri enkolagana zange n’abalala.
Pattern
(I am faithful to my relationships.)

Sigaanya kubusabusa wadde bigezo okunzija ku mulamwa.
Pattern
(I don’t allow doubts or tests to blow me off course.)

Ngenda n'ekyo ekiba kizze era mu kunfunvubira.
Pattern
(I take what comes and persevere.)

Neebaza ku lw'ekirabo kya Obutasagasagana. Kimpa amanyi okugumiikiriza.
Pattern
(I am thankful for the gift of Steadfastness. It gives me the strength to endure.)

Back to Virtue Index