Back to Virtue Index

Obwesimbu (Sincerity)

Obwesimbu kwe kubeera omwerufu era ow’amazima.
Pattern
( Sincerity is being open and genuine.)

Ebigambo n’ebikolwa byaffe biraga omutima ogw’amazima.
Pattern
( Our words and actions reflect a truthful heart.)

Abantu basobola okutwesiga nti tutegeeza ebyo bye twogera era twogera ebyo bye tutegeeza.
Pattern
( People can trust that we mean what we say and we say what we mean.)

Bwe tubeera abeesimbu, ebikolwa byaffe biviira ddala mu bigendererwa ebirongoofu.
Pattern
( When we are sincere, our actions come from a pure intent.)

Tugaba ku lw’ekigendererwa eky’obugabi.
Pattern
( We give for the sake of giving.)

Tuli ndabirwamu ey’amazima.
Pattern
( We are transparently truthful.)

Tetukola bintu kulaga balala nti tuli ba kitalo nnyo.
Pattern
( We don’t do things to impress others.)

Tetulina bwetaavu bwa kulimba wadde okwefuula kye tutali.
Pattern
( We have no need to deceive or pretend to be something we are not.)

Tukimanyi nti kitumala bumazi okubeera nga bwe tuli.
Pattern
( We know it is enough simply to be ourselves.)

=====

“Tewejjusanga ekintu kyonna kyokoze mu kwagala okw’obwesimbu; tewali kibula nga kizaaliddwa mutima.”
Pattern
( "Never regret anything you have done with a sincere affection; northing is lost that is born of the heart.”)
BASII RATHBONE


Empisa y’Obwesimbu
Pattern
(The Practice of Sincerity)

Ndi mwesigwa era omwerufu.
Pattern
(I am honest and open.)

Sirina bigendererwa byekusifu.
Pattern
I have no hidden agendas.)

Nsobola okwesigwa okwogera n’obwesigwa.
Pattern
(I can be trusted to speak honestly.)

Sikitwala nga kyamugaso okuyunga ebigambo oba okumatiza.
Pattern
( I have no need to exaggerate or impress.)

Ndi mumativu okubeera nze kyendi.
Pattern
( I am content to be myself.)

Neebaza olw’ekirabo ky’obwesimbu. Kikuuma obulamu nga buloongoofu era nga bwangu.
Pattern
( I am thankful for the gift of Sincerity. It keeps life pure and simple.)

Back to Virtue Index