Back to Level 3 Index

Lesson 61 – Is Madam at home?

A: Omwami gy'ali ssebo? (Is mister there?)
B: Taliyo. (He’s not there.)
A: Yagenze wa? (Where did he go?)
B: Yagenze mu kibuga kukola, nnyabo. (He has gone to town to work, madam)
A: Yagenze kukola? (He has gone to work?)
B: Mmm. (confirming reply)
A: Anaakomawo ddi? (When will he return?)
B: Kawungeezi. (In the evening.)
A: Kawungeezi? (In the evening?)
B: Mmm. (confirming reply)
A: Ye, omukyala gy'ali? (Is madam there?)
B: Omukyala agenze mu nnimiro. (Madam has gone to the garden.)
A: Agenze mu nnimiro? (She has gone to the garden?)
B: Mmm. (confirming reply)
A: Mbadde mpitayitako awo, ne ŋŋamba nti ka ŋŋende bano mbabuuzeko. (I was passing by and I decided to go to greet those here at home.)

Yagenda mu Buganda kusomesa. (He/she went to Buganda to teach.)
Yagenda mu kibiina kuyiga. (He/she went to class to learn.)
Yagenda mu kyalo kulima. (He/she went to the village to farm.)
Yagenda ka kuwummula. (He/she went home to rest.)
Yagenda mu kizannyiro kuzannya. (He/she went to the playground to play.)
Yagenda mu dduuka kugula ssaati. (He/she went to the store to buy a shirt.)