Back to Virtue Index

Obukkakkamu (Serenity)

Obukkakkamu kwe kuwummula kw’omwoyo.
Pattern
(Serenity is tranquility of spirit.)

Kwe kubeera nga wesiga wamu n’okukkiriza nti buli kimu kiri bulungi.
Pattern
(It is an abiding sense of trust and faith that all is well.)

Wakati mu kugezesebwa, tubeera bakkiriza era tulama.
Pattern
(In the midst of trials, we are accepting and resilient.)

Tugenda na mugendo.
Pattern
(We go with the flow.)

Tubeera abuteefu, abafumiitiiriza era abafaayo.
Pattern
(We practice calmness, reflection and mindfulness.)

Obukkakkamu buleeta obwerufu mu biriwoozo era butuganya okwekutula ku mbeera ezamanyi eziyinza okuziyiza ensalawo yaffe.
Pattern
(Serenity gives us lucidity of thought and allows us to detach from strong emotions that can cloud our judgment.)

Okwelarikirira wadde okutya tetubiganya okutuyuyayuya.
Pattern
(We do not allow worry or fear to throw us off balance.)

Tutondawo okubeerawo okwemirembe.
Pattern
(We cultivate peaceful presence.)

Tusobola okubeera abukkakkamu wakati mu mbuyaga.
Pattern
(We are able to be the calm in the storm.)

====

“Katonda nsaba ompe obukkakkamu okkukiriza ebintu byesisobola kukyuusa, obuvumu okukyuusa ebyo bye nsobola era n’amagezi ag’okubyawula.”
Pattern
(“God grant me the serenity to accept the things I cannot change, the courage to change the things I can and the wisdom to know the difference.”)
REINHART NIEBUHR


Empisa y'Obukkakkamu
Pattern
(The Practice of Serenity)

Nina okukiriza mu birungi ebiri mu bulamu.
Pattern
(I have faith in the goodness of life.)

Nzikiriza ebigezo mu kisa wamu n’okwesiga.
Pattern
(I accept tests with grace and trust.)

Ŋŋondera entambula y’ebintu.
Pattern
(I am flexible in the course of events.)

Numirirwa era nfumiitiriza ku abalala.
Pattern
(I am thoughtful and reflective.)

Nekuumira mu mirembe.
Pattern
(I keep my peace.)

Ntondawo okuwummula wakati mu kavuyo.
Pattern
(In the midst of chaos I create tranquility.)

Neebaza ku lwekirabo ky’Obukkakkamu, kiwooyawooya omwoyo gwange.
Pattern
(I am thankful for the gift of Serenity. It soothes my soul.)

Back to Virtue Index