Back to Level 2 Index

Lesson 36 – ‘There is’

Mu kibiina kino mulimu entebe nnyingi? (In this classroom are there many chairs?)
Temuli ntebe nnyingi, mulimu entebe emu yokka. (There are not many chairs inside, there is one only.)

Ku mmeeza eno kuliko ekitabo kyange? (Is my book on this table?)
Nedda, tekuli. (No, it’s not there.)

Engatto zange ziri kumpi n'oluggi? (Are my shoes near the door?)
Nedda, teziri. Ziri mu kisenge kyo. (No, they are not. They are in your room.)

Ekooti yo ogyambadde nga ogenze eka? (After leaving for home, did you put on your coat?)
Nedda, sambadde kooti yange. Eri mu kibiina. (No, I didn’t put on my coat. It’s inside the classroom).