Back to Level 2 Index

Lesson 31 – Ordinal Numbers


Some Conversations
A: Ggwe Mukasa? Ewammwe ludda wa? (You’re Mukasa? Where is your home?)
M: Ewaffe Kyebando, kumpi ne Kisaawa. (Our home is in Kyebando, near Kisaawa.)

B: Okola mulimu ki, Ssebo? Oli musomesa? (What work do you do, Sir? Are you a teacher?)
K: Mmm. Nsomesa mu ssomero lye Kibuli. (Aa yes, I teach at a school in Kibuli.)
B: Osomesa kibiina kya kumeka? (Which class do you teach?)
K: Mu kibiina kya musanvu. (I have class seven.)
B: Olina abaana bameka mu kibiina? (How many children do you have in class?)
K: Nina abaana kumpi ataano. (I have nearly fifty.)
B: Ooo! Bangi! (Oh! That’s many!)
K: Mmm. (Aa yes.)