Back to Level 2 Index

Lesson 29 – Times/Activities of the day


T: Tukola ki essaawa omunaana? (What do we do at 2pm?)
S: Essaawa omunaana tudda mu kibiina. (At 2pm, we return to class.)

T: Twebaka ku ssaawa mwenda? (Do we sleep at 3pm?)
S: Essaawa omwenda tetwebaka, tuyiga Oluganda. (At 3pm we don’t sleep, we learn Luganda.)

T: Mu kibiina tuvaamu essaawa mmeka? (What hour/time do we come from class?)
S: Tuvaamu essaawa kkumi. (At 4pm, we leave [from class].)