Back to Level 3 Index

Lesson 72 – Exercises

Mu Uganda onookolanga ki? (In Uganda, what will you be doing?)
Mu Uganda nja kusomesanga baana. (In Uganda, I will be teaching children.)
Mu Bufalansa nja kwogeranga Olufalansa. (In France, I will be speaking French.)
E Masaka nnaalyanga ebinyeebwa. (In Masaka, I will be eating groundnuts.)
E Butoko nnaakyaliranga abazadde b’abaana. (In Bukoto, I’ll be visiting the parents of the children.)
E Kampala nnaanyumyanga mu Luganda. (In Kampala, I’ll be conversing in Luganda.)