Back to Level 3 Index

Lesson 64 – Near future with object infixes

Enkya ya leero onoolya ekyenkya? Yee, nnaalya. (Are you going to eat breakfast this morning? Yes, I will.)
Leero ku kyemisana tunaalya lumonde. (Today at lunch we will eat sweet potatoes.)
Enkya ku kyenkya tunaalya ki? (What we will eat at breakfast tomorrow?)
Enkya ku kyenkya tunaawuuta obuugi. (Tomorrow at breakfast, we will have porridge.)

Enkya ya leero ojja kulya ekyenkya? Yee, nja kulya. (Are you going to eat breakfast this morning? Yes, I am.)
Leero ku kyemisana tunaalya omuceere. (Today at lunch we will eat rice.)
Enkya ku kyenkya tunaanywa ki? (What we will drink at breakfast tomorrow?)
Enkya ku kyenkya tunaanywa kaawa. (Tomorrow at breakfast, we will drink coffee.)