Back to Level 3 Index

Lesson 63 – Near future indicative affirmative

Leero olweggulo tunaalaba omupiira ogw'empaka. (This afternoon we will see a football match.)
Leero olweggulo tunaasamba omupiira. (This afternoon we will play soccer.)
Leero olweggulo mujja kubeera wa? (Where will you [.pl] be this afternoon?)
Leero olweggulo tunaabeera mu kibuga. (This afternoon we will be in town.)
Leero olweggulo munaasoma ki? (This afternoon what are you [.pl] going to study?)
Leero olweggulo munaalaba ki? (This afternoon what are you [.pl] going to see?)

Enkya ya leero onooyiga Oluganda? Yee, nnaayiga. (Are you going to learn Luganda this morning? Yes, I will.)
Enkya ya leero onojja mu kibiina? Yee, nnajja. (Are you going to class this morning? Yes, I will go.)
Enkya ya leero onoonaaba? Yee, nnaanaaba. (Are you going to bath this morning? Yes, I will bathe.)
Enkya ya leero onoozannya omupiira? Yee, nnaazannya. (Are you going to play soccer this morning? Yes, I will play.)
Enkya ya leero onooyingira mu kibiina? Yee, nnaayingira. (Are you going to enter class this morning? Yes, I will enter.)
Enkya ya leero onoofuluma mu kibiina? Yee, nnaafuluma. (Are you going to leave class this morning? Yes, I will leave.)