Back to Level 3 Index

Lesson 55 – Exercises

Akagaali ako wakagula wa? Nakagula mu Kampala.
(Where did you buy that bicycle? I bought it in Kampala.)
Ekitabo ekyo wakigula wa? Nakigula mu Ntinda.
Ebitabo ebyo wabigula wa? Nabigula mu Nairobi.
Omuggo gwayo wagugula wa? Nagugula mu Kampala.
Essaawa eyo wagigula wa? Nagigula mu Kampala.
Eggi eryo waligula wa? Naligula mu Kampala.
Amagi ago wagagula wa? Nagagula mu Kampala.
Ebibala ebyo wabigula wa? Nabigula mu Kampala.
Engatto ezo wazigula wa? Nazigula mu Kampala.
Essaati eyo wagigula wa? Nagigula mu Kampala.

Akagaali kano okaagala? Yee, nkaagala. / Nedda, sikaagala.
(Do you like this bicycle? Yes, I like it. / No, I don't like it.)
Ekkalaamu eno ogyagala? Yee, ngyagala. / Nedda, sigyagala.
Essaawa eno ogyagala? Yee, ngyagala. / Nedda, sigyagala.
Omugaati guno ogwagala? Yee, ngwagala. / Nedda, sigwagala.
Kaawa ono omwagala? Yee, mmwagala. / Nedda, simwagala.
Ekitabo kino okyagala? Yee, nkyagala. / Nedda, sikyagala.