Back to Level 3 Index

Lesson 53 – Exercises

Ekitabo kyange kiri ludda wa? Kiikino. (Where is my book? It's here.)
Essaati yange eri ludda wa? Yiino.
Ensimbi zange ziri ludda wa? Ziizino.
Engatto zange ziri ludda wa? Ziizino.
Ekkalaamu yange eri ludda wa? Yiino.
Ebitabo byange biri ludda wa? Biibino.
Akagaali kange kali ludda wa? Kaakano.
Omusomesa wange ali ludda wa? Wuuno.
Ggwe oli ludda wa? Nzuuno. (Where are you? I'm here.)
Mmwe muli ludda wa? Tuliwano. (Where are you? We're here.)
Entebe yiiyo. (The chair is here.)
Entebe ziizo. (The chairs are here.)
Ensimbi ziizo. (The money is here.)
Ebibala biibyo. (The fruit is here.)
Ekitabo kiikyo.
Essaawa yiiyo.
Oluggi luulwo.
Ekkalaamu yiiyo.
Amazzi gaago.
Omwenge guugwo.
Amata gaago.
Kaawa wuuyo.
Caayi wuuyo