Back to Level 3 Index

Lesson 52 – How did you come?

Najjira mu bbaasi. (I came by (' in' ) bus.)
Najjira mu mmotoka. (I came by car.)
Najjira ku kagaali. (I came by bicycle.)
Najjira mu nnyonyi. (I came by plane.)
Najjira mu ggaali yo mukka. (I came by train.)
Sajjira mu mmeeri. (I didn't come by ship.)

Mwajja mutya? Twajjira mu mmotoka. (How did you come? We came by car.)
Wajja otya? Najjira ku kagaali. (How did you come? I came by bicycle.)
Yajja atya? Yajjira mu bbaasi. (How did he/she come? He/she came by bus.)
Bajja batya? Bajjira mu nnyonyi. (How did they come? They came by plane.)

Tetwajjira mu mmotoka. Twajjira mu bbaasi. (We didn’t come by car. We came by bus.)
Tetwatuukira mu bbaasi. Twatuukira mu ggaali yo mukka. (We didn’t arrive by bus. We arrived by train.)
Tetwagendera mu mmotoka. Twagendera mu nnyonyi. (We did go by car. We went by plane.)
Tetwavuga mmotoka. Twavuga kagaali. (We didn’t drive the car. We rode bicycles)
Tetwagula mmotoka. Twagula bbaasi. (We didn’t buy a car. We bought a bus.)
Tetwayagala bbaasi. Twayagala nnyonyi. (We don’t like the bus. We prefer the plane.)