Back to Level 1 Index

Lesson 13 – Talking abount places #2


Kampala kiri mu Busoga? (Kampala, is it in Bugisu)
Nedda, Kampala tekiri mu Busoga, kiri mu Buganda. (No, Kampala is not in Bugisu but it’s in Buganda.)
Acholi kiri mu Sudan? (Is Acholi in Sudan?)
Nedda, tekiri mu Sudan, kiri mu Uganda. (No, it’s not in Sudan, it’s in Uganda)

Omusomesa ali ludda wa? (Where is the teacher?)
Ali mu kibiina. (He is in class.)
Omusawo ali ludda wa? (Where is the doctor?)
Ali mu ddwaliro. (He is at the hospital.)

Tuning the Ear to Tonality
Eri wano. (It’s here.), Eri wali. (It’s over there.), Eri wansi. (It’s there under.), Eri waggulu. (It’s there on top.))

Building Vocabulary [li/ma - class]
essomero (a school), amasomero (schools), linnyo (a tooth), amannyo (teeth), eggi (an egg), amagi (eggs)