Back to Level 4 Index

Lesson 76 – Future Imperative Negative

Tetukolanga ki? (What shall we never do?)
Temuleetanga bitabo mu kibiina. ([Addressing many] Never bring books into class.)
Temutuukanga kikeerezi mu kibiina. ( Never come to class late.)
Temwogeranga Luganda lusobu. ( Never speak bad Luganda.)
Temwambalanga ngoye ziddugala. ( Never wear dirty clothes.)
Temuliiranga mu nguudo. ( Never eat in the streets.)
Temunywegeraganiranga mu nguudo. ( Never kiss in the streets.)
Temutamiiriranga mu bantu. ( Never get drunk in public.)
Temuteekanga nnimaawa mu caayi. ( Never put lemon in tea.)
Temukaayaniranga mmere. ( Never fuss about food.)